Mbu Ebyapa Bya Minisita Kibuule Bicupuli

0
934

Obwakabaka bwa buagnda bulungamizza ku ttaka eririko okusika omuguwa wakati wa Minisita w’amazzi Ronald Kibuule ngagamba ettaka lino lya Buganda nga ne minisita Kibuule alikaayanira mu bukyamu
Kino kiddiridde minisita Kibuule okwanjulira abaamawulire ebyapa olunaku lweggulo ku ttaka erisangibwa e Kigaya ngagamba ettaka erikaayanirwa lirye