Wuuno Nakyala Akutte Oluwawu

0
1295

Okwewayo, obumalirivu, obwetowaze ,n’empisa y’entabwe y’obuggaga munsi eno eri ayasoma natasooma. Bino bilabikide kubaana bawala okuli Atimu Scovia ne Maria Nagawa abaaleka buli kimu nebasalawo okuwawula n’okufuyira langi kubitanda okukira abasajja, eWankoko era tebejjusa . Bano bombi baliwansi wa myaka 25 kyokka ebibavaamu obayita bakulu, naye gyenvude wabwe akuyigiriza ensi.