Ab'e Bamunanika mu Luweero Baagala Ssemateeka Bagikwateko

0
920

Ate bbo Banna NRM e Bamunanika mu Luweero basabye ababaka baabwe obuteekwakwata wabula bawagire lwatu ekiteeso ky’okukyuusa ssemateeka nga bayita munyingo 102 b okujja ekkomo kumyaka gya pulezidenti. Bano bawezze okubeeera emabega wababaka babwe mu buli mbeera okutuusa nga ekiruumbirirwa ky’e kibiina kyabwe kigguse.