Mbu Paalamenti Tenatuma Babaka

0
901

Paalamenti kyadakyi mubutongole evuddeyo neyesamba enkungana za ababaka ba palamenti ezigenda mu maaso kubbago lye tteka erigendereddwamu okujja ekkomo ku myaka jja pulezidenti. Okusinzira ku mwogezi wa palamenti Chris Obore, Sipika Rebecca Kadaga tanaba kulagira kubabaka ba palamenti kutandika kubuuza balonzi babwe kiki kyebogera kubaago lye tteka elyayanjulwa omubaka wa igara East Raphael Magyezi ela abo abakikola bakola byabufuzi.