Abasawo Mwewe Ekitiibwa

0
748

Vicar General we saza lya klezia elye Lugazi Msgnr Dr Richard Kayondo akkutidde abasawo baleme kuffa ku nsonga ya musaala gwoka gwebalina okufuna wabula basooke baffe nyo kubalwadde nga ebyenfuna sibyebalina okukulembeza. Msngr Kayondo agamba nti obusawo mulimu gwa buwereza ogwa bwa Katonda nga omuntu okukulembeza omusaala gwafuna kikyamu nyo eri abasawo nategezza balafubane nyo okulaba nga bazooka kuwereza bantu balyoke basimibwe.