Ssaabalabirizi Ntagali Ssi Musanyufu Lw'obutabanguko mu Maka
Sabalabirizi w’ekanisa ya Uganda His Grace Stanley Ntagali alaze obwenyamivu olw’engeri amaka gyegafuseemu eddwaniro ensangi zino wakati wabaami nabakyala baabwe. Sabalabirizi abadde ku kanisa ya St Luke e Mulago nagamba nti embeera eno terina gyetwala bufumbo okujjako okwongeera obusanyaawo.