Bannaffe Mwenna Muyambagane – Katikkiro

0
863

Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga akubiriza obuganda okuvayo okuyamba abantu abali mubwetavu nti wano no webanasobola okumanyibwa obanga bassajakudde. Katikkiro okwogera bino abadde akwasa radiyo ya C.B.S ettu elyava mu kijuro kya kalisoliso ekya tekebwawo okulaba nga basonda sente zokuyamba abaana abasoma abali mubwetavu naddala abo abaliko obulemu kumibiri gyebwe.