Uganda Yandifiirwa Abalambuzi lwa 'Togikwatako'

0
1167

Ekitongole ekivunanyizibwa ku byobulambuzi wano mu ggwanga ekya Uganda Tourism Board kiraze okutya nti ssinga okwegugunga kw’abawakanya okukyusa mu ssemateeka kugenda mu maaso Uganda yandifiirwa abalambuzi ababadde bajja kuno.