Ensisinkano Ebadde Mu Nsiko E Tororo

0
1163

Ng’ababaka bwebagenda mumaaso n’okwebuuza ku bantu baabwe ku kikwatagana nokujja ekkomo ku myaka gy’omukulembeeze wegwanga, boa be Tororo mu West Budama North okwebuuza okwaabwe basazeewo kukolera munsiko nga bagamba nti babadde bagudde mu lukwe lwaabo ababadde bagala okubakyankalanya, yensonga lwaki basazeewo okwefubitika ensiko.