Abalonzi Ba Nabeeta Basazeewo ‘Bagikwateko’

0
906

Abalonzi b’e Jinja East Constituency balaze omubaka waabwe Nathan Igeme Nabeeta ESSANYU era nebasalawo okumutikka obubaka bwa Constituency nga bagamba nti bali wamu naye. Bano bakkirizza Ssemateeka w’egwanga akyusibwe olw’obulungi n’enkulaakulana y’eggwanga. Bino okubeerawo ng’abavubuka gyebuvuddeko baalumba amaka g’omubaka olw’okulwawo okubeebuzaako. Bino bibadde Jinja mu kisaawe ekyabbulwamu omwasi wa ggoolo Abel Daira eyafa omwaka oguwedde.