Magyezi ne Otafiire Badduse Ebibuuzo ku Ky'emyaka

0
945

Akakiiko k’amateeka akali mu kutaganjula ekiteeso kyokukyusa mu nnyingo 102b katandise na bbugumu nebibuuzo ebikambwe ekiwalirizza omubaka Rafael Magyezi okwekandagga nga taasobole bibuuzo by’ababaka bano Kino kinyiizizza ssentebe wakakiiko kano oboth oboth okuvumirira empisa yababaka banne ngagamba enneeyisa eno yandiremesa bangi okulabikako