Ab'akakiiko K'ebyokulonda Boogedde, Eby'emyaka Abamu Babitya

0
969

Akakiiko keby’okulonda mugwanga kesambye ebyokwogera ku kukujjawo ekkomo kumyaka omuntu kwakoma okwesimbawo kubwa pulezidenti bwebababdde balabiseko mukakiiko ka palamenti akali mukwekenenya ebaago liino. Wabula akakiiko kategezeza nti katandiise okwekenenya embera eayabadde mukalulu ke gwanga lya Kenya okulaba butya bwekasobola okukwataamu embera eno singa eba aguddewo mugwanga nga akalulu kobwa pulezidenti kasaziddwamu.