Issah Kikungwe, Omuwanika wa DP Aziikiddwa

0
985

Walumbe nateera alumbye ekibiina kya Dp nakiwaulako abadde omuwanika waakyo Isa Kikungwe ngono era yaliko omubaka wa Kyadondo South. Aba Dp bazukukidde mumawilire ag’entiisa era senkagale w’ekibiina kino Norbert Mao agamba nti bafiriddwa omuntu abadde atakyusa kwekyo kyaba asazeewo.