KCCA Ewemukidde Bannyini Bizimbe

0
882

Uganda ekyalina olugendo luwanvu okutubula nga omutindo gwe byobuyonjo gweyongera, anti okusinzira ku kunonyereza kwakolebwa wakati wo mwaka 2016/2017 kulaga nti ebitundu 10 ku buli kikumi wano mu kibuga bye byoka erina emidumo gya kazambi. Kino kiretedde abantu kwogera okufuna endwadde eziva kubujama. Wabula mukulaba nti obuzibu buno bukendezebwa, e kitongole ekiddukanya ekibuga, KCCA kiweeze okulwanagana nebananyi manyumba okulaba nga omutindo gweobuyonjo mu kibuga gweyongera.