Poliisi Yeegaanye Abatebereza Okutta Kaweesi Abaakwatibwa

0
891

Enaku ziweze kati kumi namukaga kasokede omusajja ateberezebwa okubeera omuku bantu abenyira mu kuta kaweesi akwatibwa abasajjamukaseera katono nnyo nga kkooti yakamala okumuyimbula okuva mubudukulu asobole okwewozako nga bava ebweru, abenganda ze bakaba nti nokutusa gyebuli eno tebamayi mayitire. Twebuza ono nebane abasatu baliwa? Tutukiridde Poliisi nekyetutangaza kunsonga eno nga bweguli.