Ekyoto: Omwana Omutegeka Oba Omutegekera?

0
818

Abazadde bangi mu nsi eno batuuka kufa nga tebalina kyebeekoledde okuggyako okutegekera abaana baabwe ensi ereme kubakaluubirira nga bakuze. Okusinziira ku bamanyi embeera z’abantu, abazadde ab’ekika kino beerabira nti abaana baabwe tebalowooza nga bbo bwebatyo abamu ebibategekeddwa ne babisaanyaawo olwo ensi eno n’ebeegunjulira. Olwaleero ku Kyoto tubuuza, okutegeka n’okutegekera omwana, omuzadde yandibadde akolako kiri wa?