Emmaali Etokomose Balaba e Mukono

0
768

Abasuubuzi abakunukiriza mu 10 abakolera mu kabuga ke Wantoni mu kibuga Mukono basigadde banjala ngalo nabbambula wo muliro bwakutte ekibande kye ntebe ez’omu nju n’akisanyaawo kwossa amaduuka agalinyeewo. Omuliro guno kigambibwa nti gwatandisse ku ssaawa nga 4 ez’ekiro ne gulanda .