Ababaka Beetegekera Mpaka Zaabwe

0
709
Empaka z’emizannyo eza Parliament z’obuvanjuba bwa Africa zi East African Inter Parliamentary games ezomulundi ogwomunaana zitandika ku Monday ya wiki eja e Dar Es salaam. Buli tiimu ejakuba etunuulide kumegga ba nnantamegwa aba Uganda, wabula ne batabani ba Kadaga nabo tebeebase. Omusasi waffe Grace Mbabazi yayitideko mu kutendekebwa kwabwe e Lugogo.