Omulamuzi Kikonyogo Takyawuuna

0
1022

Ssaabalamuzi wa Uganda Bart Katulebe alaze obwenyamivu ollwengeri ensonga za kasiimo ka balamuzi gyezikwatiddwamu nabamu nebatuuka okuffa nga tebakafunye. Ssaabalamu abadde kumukolo ogutegekeddwa okiitongole ekilamuzi okukungubagira omulamuzi Reticia Kikonyogo eyafa sabiiti ewedde ku mukolo ogubadde ku ku kkooti enkulu mu Kampala wakati.

More News