Abasibe Bakuteebwa

0
695

Paul Gadenya omuwandiisi wa kooti omukulu akawangamudde bw’alangiridde nti abateeberezebwa okuzza emisango bonna mu Uganda abamaze ebbanga edddene mu nkomyo baakuyimbulwa amangu ddala ng’abawaabi ba Government bazzeemu okukola. Bino okubyogera ekitongole ekiramuzi kibadde kifulumya alipoota eraga bwekikutte emirimu mu myaka etaano egiyise.