Mwattu Fuba Nnyo Weekume, Siriimu Atabuse

0
761

Alipoota y’akawukuka ka mukeneya efulumye olwaleero eraga nti emisinde akawuka kano gyekakwatirako Bannayuganda gikendedde ebitundu 40 ku buli 100 bwogerageranya ne bwekabadde emabega. Alipoota yeemu eno eraga nti akawuka kano kati kasinga kwegiriisiza mu baana abawala abali wakati w’emyaka 20 ne 24.