Poliisi Egenda Kulwanyisa Bwavu

0
1034

Poliisi ya Uganda esse omukago nekitongole ekirwanyisa obwavu ekya Operation Wealth Creation okulwanyisa obumenyi bwa amateeka omuli ekitta bakazi e Nntebe ne Nansana nga balina essuubi okutondawo emirimu egy’enjawulo. Bano bagamba nti enkolagana eno evuddemu mu kizuula nti singa bakwasizza wamu nga bwegwali e Katabi ne Nansana , obumeenyi bwa amateeka bwakutulibwa kun fete mu Kampala n’eggwanga lyonna.