Golola Wakudda mu Migwa nga Alwana N'omu Hungary Jonas Lwakatos

0
817

Ku lw’okutaano lwa sabiiti eno Golola Moses wakudda mu migwa nga alwana n’omu Hungary Jonas Lwakatos mu lulwana olutali lwa musipi ku Tavern woods e Kabuusu. Golola amaze sabiiti ssatu ku kizinga Koome ekisangibwa ku nyanja nalubaale nga yetegeka era olwalero lwakomwewo ku lukalu.