Amuriat Yandireeta Obumi mu FDC

0
917

Ekibiina kya FDC kiri munteekateeka yakuteekawo bukiiko obwenjawulo okuli nakagenda okugatta banakibiina abaanyiiga mukiseerra kyebakavaamu Ekyokulonda omukulembeze we kibiina omujja Patrick Amuriat Oboi. Olwaleero akakiiko ka waggulu aka National Executive Council kasisinkanye ku kitebe kyekibiina e Najjanankumbi okuyisa amannya aganalondebwa.

TagsFDC