Atendeka Jinja SS Akaaye

0
877

Omutendesi Charles Ayieko owa Kirinya Jinja SS ezannya mu liigi y’eggwanga eyababinwera avudeyo nabogola nga yemulugunya olw’ebionerezo ebyaweebwa ye ne tiimu ye akakiiko akakwasiza empisa mu liigi eno, nga babalanga kusiwuuka mpisa ku mupiira gwabakubwa Soana nga 4 omwezi ogwagwa.