Abalonzi Tebawerekedde Babaka Baabwe mu Palamenti

0
755

Wadde bannabyabufuzi aboludda oluvuganya bamaze ebbanga nga bakunga abawagizi baabwe beeyiwe ku paalamenti olunaku lwaleero, teri nomu alabiseeyo. Police ebadde bulindaala okwanganga abo ababadde besomye okukola akavuyo.