Balumbye Omubaka wa Pulezidenti Lwa Masanyalaze

0
796

Abasuubuzi abakakalabizza egyabwe ku Bugembe agali mu kibuga kye jinja bakedde kwegugunga nebalumba ofiisi omubaka wa pulezidenti olwa nga baaga;a abannyonnyole lwaki tebalina masannyalaze ate nga bawa emisolo.
Baasooka kuyita mubaka wa pulezidenti nakulira ekitongole kya UMEME ne batalabikako ekiggye abasuubuzi mu mbeera.