Enjawukana n’okweyogerera ebisongovu kweyongedde mu babaka ba paalamenti abaava mu district ye Kamuli nga entabwe eva ku bbago ly’e tteeka elyokujja ekkomo ku myaka gya pulezidenti eryayisiddwa paalamenti ya Uganda ku Lwokusatu lwa wiiki eno. Bino byonna bidiridde omubaka w’ekibuga Kamuli Hajjati Rehema Watongola eyabadde awagira ebbago lino okutegeeza sipiika Rebecca Kadaga nti atandise okutiisibwatiisibwa mubaka munne owa Bugabula south Maurice Henry kibalya eyabadde tawagira bbago lya tteeka liino.

LEAVE A REPLY

Please enter your comment!
Please enter your name here