Abasibe Baakukoza Ku Nowere

0
794

Ekitongole ky’amakomera kifulumizza olukalala lw’abasibe abawera 2700 bebaagala baweebwe ekisonyiwo. Omwogezi w’ekitongole ky’amakomera Frannk Baine agamba singa kino kikolebwa era kale bajja kuba bakendezza ku muwendo gw’abasibe abangi ennyo mu makomera nga kati bali eyo mu 51,000 mu makomera agaakolebwa okusuza abantu 20000.