Bwotuuka mu kyaalo mukadde kano omanya bumanya abavudde ku bibuga anti eneyisa yaabwe eba ndala, abamu mukadde kano okuva ku makya bakakyusa engoye emirundi ngena, naye okimanyi nti ebikolebwa banakibuga nga bagenze mu byaal binyiza banakyaalo, Towakana linda olabe.

LEAVE A REPLY

Please enter your comment!
Please enter your name here