Omulabirizi w’e Mukono James William Ssebaggala ku kanisa y’abatuukirivu Anderaya ne Philipo mu kibuga Mukono, asabye ababaka ba paalamenti abaawaddeyo ebirowoozo eby’enjawulo kw’ebyo ebyabatumibwa abalonzi ku kukyusa ssemateeka beenenye eri Katonda mu kiseera kino eky’amazaalibwa ga Yesu. Omulabirizi Ssebaggala agamba nti n’ebikolwa eby’ekko awamu ku babaka byebeekoze n’abakuumaddembe okubakwata mu ngeri eweebula ekitiibwa kyabwe byonna byalaze nti eggwanga lyongedde okuggwamu ensonyi.

LEAVE A REPLY

Please enter your comment!
Please enter your name here