Omuyimbi Ragga Dee Eyali Ayagala Obwa Mmeeya Akyayiiya

0
894

Omuyimbi aludde mu kisaawe kino Dan Kazibwe ng’amanyiddwa nnyo nga Ragga Dee olwamaze okutegeka ekivvulu kya Kadongo kamu ekya Operation Wealth Creation neyewaana nti alinda mwaaka mupya 2018 elyooke afulumye enyimba ezookya.