Ssaabasumba Asabye Abafumbo Okwewala Obwenzi

0
883

Ssabasumba ow’essaza ekkulu erya Kampala Dr Cyprian Kizito Lwanga akalatidde abafumbo nti engabo baziwulize kubanabwe bwebagatibwa mukifo kyokuzitabaaza nga bwebagala okukakana nga babuuse n’ekimbe kya Mukenenya.
Olwaleero eklezia lwakuzizza olunaku lwamaka wabula Sabasumba yekokodde nnyo obwenzi mu bafumbo.