Abavubuka bangi mu ggwanga bayina yina olwebbula mirimu mu ggwanga nga nabamu abakyali mu masomero batandika dda okuyiiya kyebanakola nga emisomo giwedde. Ku kasaawe k’ekasengejje e Wakiso, gyetusanze Oweri Moses ow’emyaka 22 omuyizi ku ssetendekero w’eKyambogo wabula nga agamba singa emirimu gibula nga amaze okusoma, omupira gwatuuulide okumutaasa era ye ayagala gusambira mu ggwanga lya Spain.

LEAVE A REPLY

Please enter your comment!
Please enter your name here