Lutikko ya batukuvu PhiLipo ne Andereya olwa leero ebooze abakungubazi mu bitti eyenjawulo abeeyiyieeyo okusabira omwoyo gw’eyali Ssabalabirizi wa Kanisa ya Uganda kati omugenzi Livingstone Mpalanyi Nkoyooyo eyafa ku lwo kutaano lwa wiiki ewedde. Eno, aboogezi bangi bogodde ku mugenzi Nkoyooyo nga abadde Omusajja wa Katonda owenjawulo enyo olwengeri gyabadde akola mu emirimu gye mu bwesimbu, ayagaliza ate nga tasosola mu bantu.

LEAVE A REPLY

Please enter your comment!
Please enter your name here