Lukwago Bandiddamu Okumugoba

0
868

Loodi Meeya wa Kampala Erias Lukwago agamba enkwe zonna ezikolebwa okwagala okumulemesa entebe azimanyi bulungi wabula ye tatidde kubanga yalondebwa bantu era obuyinza buli eri Bannakampala. Wabula omutunuulizi w’ensonga Joseph Tamale Mirundi agamba wadde enkwe zonna zikolebwa obuyinza busigala buli mu bannakampala okusalawo obukulembeze bwebaagala