Kibuule Yeewozezzaako ku By'ettaka

0
849

Akakiko akayitidwa okutunula mu nsonga za Minisita Wamazzi Ronald Kibuule olwaleero lwekatandise emilimo jaako ejokugonjoola enkayaana z’taaka lye Golomolo Kigaya ekisangibwa mu Kyaggwe. Abatuuze abasoba mu 1000 balumiriza minsita kibuule okutabulugunyiza ku taaka bo lyebamanyi obulungi nga elya Kabaka.