Kirumira Akwatiddwa Wakati mu Kuwakana

0
848

Emirimu gikyankalanye ku kyalo Bulenga Poliisi bwebadde ekwata dpc we Buyende era omuserikale owerinnya Muhammad Kirumira Kirumira akwatiddwa abaserikale aba Flying Squard wakati mu kusika omuguwa n’okwanyisiganya ebigambo wakati wa Kirumira, baliraanwa mpozzi ne poliisi emunoonye Poliisi esanze obuzibu obutagambika okutwala Kirumira era ewaliriziddwa okusala oluggi lwe nyumbaye basazeewo okulusala nebalyoka bamukwata.