Abasuubuzi batutte ekitongole ky’amasannyalaze ekya UMEME mu kkooti lwa bo kyebayise okubalemesa emirimu.
Abasuubuzi abeegattira mu kibiina kyabwe ekya Kacita Uganda, baddukidde mu mbuga nga bagamba nti Umeme esusse okwesulirayo ogwannaggamba nga bannyini bizimbe babatugunya nga babasasuza ebisale by’amasannyalaze ebyawaggulu bo nga bwebaba baagadde.

LEAVE A REPLY

Please enter your comment!
Please enter your name here