Bannaddiini bakubaganye empawo ku lukanu lw’enkya olw’abaagalana sso nga lwerunaku lwerumu abakristo kwebagenda okutandikira ekisiibo kyabwe oba omwezi omutukuvu. Abamu bagamba nti olunaku lwa valentine terulina kujaguzibwa kubanga omwezi omutukuvu gunaaba gutandise ate abandi nga bagamba mpawo kigaana bantu kukuza nnaku zombi.

LEAVE A REPLY

Please enter your comment!
Please enter your name here