Nate kkooti y’amagye emmye omupoliisi Nixon Agasiirwe omukisa gokweyimirirwa lwa kubanga asobola okutaataganya okunoonyereza kubanga mupoliisi wa nnyota asobola okutiisatiisa abamuli wansi Agasirwe leero alabiseeko mu kkooti eno okuwulira ensala y’okusaba kwe mwayagalira akkirizibwe yeeyimirirwe bamunoonyerezeeko ngava bweru.

LEAVE A REPLY

Please enter your comment!
Please enter your name here