Ababaka ba palamenti abaava e kasese bavuddeyo nebasaba gavumenti ejje emisango kubantu abakwatibwa omuli nomusinga wa Rwenzuru Charles Wisley Mumbere kubanga kilabika gavumenti eremereddwa okufuna obujulizi obumala okuwozesa abantu bano. Mubufu bwebumu ababaka abamu okuva e Kasese banyivu olwokugaana okuyitibwa kumukolo pulezidenti kweyagabira obuyambi eri abaakosebwa mu bulumbaganyi obwali e Kasese.

LEAVE A REPLY

Please enter your comment!
Please enter your name here