Sipiika Ayise Ssaabaminisita Rugunda Anyonyole ku Ssente Z'ababundabunda

0
905

Sipiika wa Palamenti Rebecca kadaga ayise Ssabaminista Dr Ruhakana Rugunda anyonyole palamenti ku ssente zababundabunda ezigambibwa nti zaabulankanyizibwa ebitagambika Sipiika era ayagala ssaabaminiista annyonnyole ne kubagezigezi abasasuza ababundabunda ssente okuyingira mu Uganda