Yunivaasite y’obusiraamu mu Uganda eya Islamic University In Uganda IUIU efulumiza ebyavudde mu bigezo eby’abayizi abatulira ekibina kya Siniya ey’okuna ebimanyiddwa nga IDAAD nabo abatulira siniya ey’omukaga ebiyitibwa THANAWI omululimi oluwalabu omwaka oguwedde 2017. Mubigezo bino abawala bo bokoledde ddala bulungi bwogerageranya nabalenzi. Wabula amyuka akulira Islamic university mu ggwanga Prof. Ismail Jagenda akubiriza bakulembeze bona okufubanyo okulaba nti bateka munkola ebyetagesa byona okusobola okukirizisa gavumenti okutongoza omulimu gwe bakola nti gwa tendo.

LEAVE A REPLY

Please enter your comment!
Please enter your name here