Abiriga Ayoya Mudaali

0
896

Omubaka wa munipaali ye Arua era nga yoomu kwabo abaali ku mwanjo ogwokuggya ekkomo ku myaka gya Pulezidenti ayagala pulezidenti Museveni aleme ku kukoma ku akubaawana buwanyi olw’omulimu gwe baakola wabula abawe emidaali egiraga nti ddala be bazira b’ennaku zino. Abiriga agamba nti bwotunuulira okusoomoozebwa kwebayisemu okuggusa ensonga y’okukyusa ennyingo eyajja ekkomo ku myaka, tebyali byangu nga n’olwekyo basaana midaali.