Omuti Ogubadde Gwagwa Kati Emyaka 3 Webukeeredde Nga Gwesimbye

0
207

Abatuuze b’e Nambogo Pabone mu gombolola y’e Iyolwa mu disitulikiti y’e Tororo bali mu kwewunaganya oluvannyuma lwomuti oguludde nga gugudde era nga gwakala okuddamu okumera negwesimba mu ngeri gyebatategera Omuti guno kati ogwekyewuunyo gwagwa mu mwaka gwa 2015 abatuuze nebagutemako namatabi agamu ne gookya n’amanda nga kati abamu beeraliikirivu nti omuti guno gwakubanona.

LEAVE A REPLY

Please enter your comment!
Please enter your name here