Loodi Meeya Akaayidde mu Kakiiko

0
1015

Lord Mayor wa Kampala Erias Lukwago atiisatiisizza okugenda mu kkooti singa gavumenti tesuula bbago lya KCCA lyeyatwala mu paalamenti mu 2015. Ebbago lino liruubirira okukendeeza ku buyinza bwa Loodi Meeya, era kino Lukwago akivumiridde ng’agamba nti Minisita wa Kampala bw’aba y’alina obuyinza, lwaki ate alwanyisa Loodi meeya.