Ebyabadde e Kenya Kuno Bisoboka?

0
59

Olunaku lweggulo egwanga lya Kenya n’ensi yonna yalabye enkyukakyuka ez’omugundu mu by’obufuzi bya Kenya oluvanyuma lwa Pulezidenti wa Kenya Uhuru Kinyata ne munne bwebabade ku mbiranye RairA Odinga okuvaayo nebakakasa ensi nga bwebakanyiza okwegatta kulwobulungi bwa Kenya. Wabula bannabyabufuzi bawano mu Uganda bakubaganye empawa nga abamu bagamba nti Uhuru nemunne bayagade kutasa byanfuna byabwe ate abalala nti Museveni yalemeseza embeera enokuba yandibade yabaawodda.

LEAVE A REPLY

Please enter your comment!
Please enter your name here