Kasirye Ggwanga Talabiseeko Kumukolo Gw’enyota

0
56

Bannamagye abaakakuzibwa gyebuddeko, olwaleero batimbiddwa ennyota zaabwe ku mukolo ogubadde ku kitebe ky’amagye e Mbuya. Omuduumizi w’eggye ly’eggwanga, General David Muhoozi akuutidde ebitongole ebikuumaddembe okwewala okwoleza obuziina bwabwe mu bantu kuba kiswaza omulimu gwabwe.

LEAVE A REPLY

Please enter your comment!
Please enter your name here