Mbu Minisita Namuganza Alabika Teyasoma!

0
1241

Ensonga za minisita Namuganza ne Kadaga zongedde okulinnya enkandaggo nga kati kaliisoliiso atandise okunoonyereza ku buyigirize bwa minisita Namuganza okulabira ddala oba ono yasoma era agwanidde okubeera miniista Okunoonyereza ku namuganza kuddiridde abantu abawerako okuva e Busoga kowemulugunya ku minisita Namuganza nebasaba anoonyerezebweko.